Exodus 29:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ate oddiranga endiga ennume eyookubiri, Aroni ne batabani be ne bassa emikono ku mutwe gwayo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Onoddira endiga endala, Alooni ne batabani be ne bassa emikono ku mutwe gwayo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era olitwala endiga eyokubiri; ne Alooni n'abaana be ne bassa engalo zaabwe ku mutwe gw'endiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oliddira endiga eyookubiri, Arooni ne batabani be ne bakwata ku mutwe gwayo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olitwala endiga ey'okubiri; ne Alooni n'abaana be ne bassa engalo zaabwe ku mutwe gw'endiga.