Exodus 29:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byonna ebyo n'obissa mu ngalo za Aroni n'eza batabani be, n'obiwuuba ng'ekitone eky'okuwuuba mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebyo byonna obikwase Alooni ne batabani be, babiwuubire awali Mukama ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era olibissa byonna mu ngalo za Alooni, ne mu ngalo z'abaana be; n'obiwuuba okuba ekiweebwayo ekiwuubibwa mu maaso ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byonna olibikwasa Arooni ne batabani be, babiweeyo gye ndi nga babiwuuba mu maaso gange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era olibissa byonna mu ngalo za Alooni, ne mu ngalo z'abaana be; n'obiwuuba okuba ekiweebwayo ekiwuubibwa mu maaso ga Mukama.