Exodus 29:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oddiranga ennyama y'endiga ennume ey'omukolo ogw'okuwa obwakabona, n'ogifumbira mu Kifo Ekitukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ojja kuddira endiga y’okwawulibwa, ofumbe ennyama yaayo mu kifo ekitukuvu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era olitwala endiga ey'okutukuza, n'ofumbira ennyama yaayo mu kifo ekitukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oliddira ennyama y'endiga ey'omukolo ogw'okwawula Arooni ne batabani be, n'ogifumbira mu Kifo Ekitukuvu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olitwala endiga ey'okutukuza, n'ofumbira ennyama yaayo mu kifo ekitukuvu.