Exodus 29:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kino ky'ojja okuweerezanga ku mwaliiro buli lunaku bulijjo: obuliga bubiri obulume obw'omwaka ogumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bino by’onoowangayo ku kyoto buli lunaku: onoowangayo endiga ento bbiri ez’omwaka ogumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kale by'onoowangayo ku kyoto bye bino; abaana b'endiga babiri abaakamala omwaka ogumu buli lunaku obutayosa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale by'onootambiranga ku alutaari buli lunaku obutayosa, bye bino: endiga ento bbiri, ezaakamala omwaka gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale by'onoowangayo ku kyoto bye bino; abaana b'endiga babiri abaakamala omwaka ogumu buli lunaku obutayosa.