Exodus 29:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akaliga akasooka okaweerezanga ku makya, akookubiri akawungeezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Endiga emu onoogiwangayo mu makya, ne ginnaayo n’ogiwaayo akawungeezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enkya onoowangayo omwana gw'endiga ogumu; n'akawungeezi onoowangayo omwana gw'endiga ogwokubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emu onoogitambiranga ku makya, endala n'ogitambira akawungeezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enkya onoowangayo omwana gw'endiga ogumu; n'akawungeezi onoowangayo omwana gw'endiga ogw'okubiri: