Exodus 29:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oleetanga Aroni ne batabani be ku mulyango gwa Weema ey'Ensisinkano, n'obanaaza n'amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leeta Alooni ne batabani be ku mulyango gw’Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, obanaaze n’amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Alooni n'abaana be olibaleeta ku mulyango ogw'eweema ey'okusisinkanirangamu, olibanaaza n'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Olireeta Arooni ne batabani be ku mulyango gw'Eweema ey'okunsisinkanirangamu, okole omukolo ogw'okubanaaza n'amazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Alooni n'abaana be olibaleeta ku mulyango ogw'eweema ey'okusisinkanirangamu, olibanaaza n'amazzi.