Exodus 29:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Eyo gye nnaasisinkananga Abayisirayeli, n'ekifo kiritukuzibwa ekitiibwa kyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era awo we nnaasisinkana abaana ba Isirayiri, ekifo ekyo ne kitukuzibwa nga kijjudde ekitiibwa kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era awo we nnaasisinkaniranga n'abaana ba Isiraeri; n'eweema eritukuzibwa n'ekitiibwa kyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo we nnaasisinkaniranga Abayisirayeli, era ekitiibwa kyange kinaatukuzanga Eweema.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era awo we nnaasisinkaniranga n'abaana ba Isiraeri; n'eweema eritukuzibwa n'ekitiibwa kyange.