Exodus 29:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaasulanga mu makkati g'Abayisirayeli, era nnaabeeranga Katonda waabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe ntyo ndyoke mbeere mu baana ba Isirayiri era mbeere Katonda waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnaatuulanga mu baana ba Isiraeri, era nnaabeeranga Katonda waabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaabeeranga mu Bayisirayeli, era nnaabanga Katonda waabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naatuulanga mu baana ba Isiraeri, era naabeeranga Katonda waabwe.