Exodus 29:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe kityo, balimanya nti nze Mukama Katonda waabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, nsule mu bo. Nze Mukama Katonda waabwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo banaamanya nga nze Mukama Katonda waabwe, eyabaggya mu nsi y’e Misiri ndyoke mbeerenga mu bo. Nze Mukama Katonda waabwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nabo banaategeeranga nga nze Mukama Katonda waabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ndyoke ntuule mu bo; Nze Mukama Katonda waabwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balimanya nga Nze Mukama Katonda waabwe, eyabaggya mu nsi ey'e Misiri, ndyoke mbeerenga mu bo. Nze Mukama Katonda waabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nabo banaategeeranga nga nze Mukama Katonda waabwe, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, ndyoke ntuule mu bo: nze Mukama Katonda waabwe.