Exodus 29:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oluvannyuma oleetanga batabani be n'obambaza ekkanzu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leeta batabani be obambaze amakooti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olireeta abaana be, n'obambaza ebizibawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era oliddira batabani be n'obambaza amasaati,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olireeta abaana be, n'obambaza ebizibawo.