Exodus 3:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'agamba Katonda nti: “Nze ani agenda eri Faraawo nzigye Abayisirayeli mu Misiri?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Musa n’agamba Katonda nti, “Nange nze ani agenda ewa Falaawo nziggyeyo abaana ba Isirayiri mu Misiri?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba Katonda nti, “Nze ani agenda e Misiri eri Falaawo, okuggyayo abaana ba Isiraeri?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba Katonda nti: “Nze ani agenda eri kabaka okuggya Abayisirayeli mu Misiri?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba Katonda nti Nze ani agenda eri Falaawo mbaggyeyo abaana ba Isiraeri mu Misiri?