Exodus 3:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyokka mmanyi nti Kabaka wa Misiri talibaleka kugenda wabula ng'awaliriziddwa n'omukono ogw'amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mmanyi nga kabaka w’e Misiri talibakkiriza kugenda, wabula ng’awalirizibbwa n’amaanyi mangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mmanyi nti kabaka w'e Misiri talibakkiriza kugenda, okuggyako ng'awalirizibbwa n'omukono ogw'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi nga kabaka w'e Misiri talibakkiriza kugenda, wabula ng'awaliriziddwa lwa maanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mmanyi nti kabaka w'e Misiri talibalagira kugenda, weewaawo era n'omukono ogw'amaanyi.