Exodus 30:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwo Aroni ne batabani be mwe banaanaabiranga engalo n'ebigere byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alooni ne batabani be ge banaakozesanga okunaaba engalo zaabwe n’ebigere byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Alooni n'abaana be banaanaabirangamu engalo zaabwe n'ebigere byabwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Arooni ne batabani be, be banaanaabirangamu engalo zaabwe n'ebigere byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Alooni n'abaana be banaanaabirangamu engalo zaabwe n'ebigere byabwe: