Exodus 30:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
banaabanga engalo n'ebigere byabwe; baleme kufa. Lino tteeka lya lubeerera; ku ye n'ezzadde lye amazadde gaabwe gonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
banaanaabanga engalo zaabwe n’ebigere byabwe, baleme okufa. Kino kinaabanga kiragiro eky’olubeerera eri Alooni n’ezzadde lye emirembe gyonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
banaanaabanga bwe batyo engalo zaabwe n'ebigere byabwe, baleme okufa: era kinaabeeranga kiragiro ennaku zonna eri bo, eri ye n'eri ezzadde lye mu mirembe gyabwe gyonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Banaanaabanga engalo zaabwe n'ebigere byabwe, baleme okufa. Kino kye kiragiro, bo ne bazzukulu baabwe kye banaakuumanga ennaku zonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
banaanaabanga bwe baryo engalo zaabwe n'ebigere byabwe, baleme okufa: era kinaabeeranga kiragiro ennaku zonna eri bo, eri ye n'eri ezzadde lye mu mirembe gyabwe gyonna.