Exodus 30:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Guno gweyambise okusiiga Weema ey'Ensisinkano n'Essanduuku ey'Endagaano,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olyoke osiige n’amafuta ago Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, n’Essanduuko ey’Endagaano,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oligafuka ku weema ey'okusisinkanirangamu, ne ku ssanduuko ey'obujulirwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oligusiiga ku Weema ey'okunsisinkanirangamu ne ku Ssanduuko ey'Endagaano,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oligafuka ku weema ey'okusisinkanirangamu, ne ku ssanduuko ey'obujulirwa,