Exodus 30:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emmeeza wamu na byonna n'ebigikozesebwako, ekikondo ky'ettawaaza na byonna n'ebikikozesebwako, omwaliiro gw'obubaani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’emmeeza n’ebibeerako byonna, n’ekikondo ky’ettaala n’ebyakyo byonna, n’ekyoto eky’obubaane,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne ku mmeeza ne ku bintu byayo byonna, n'ekikondo ne ku bintu byakyo ne ku kyoto eky'okwoterezangako,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne ku mmeeza, ne ku bintu byayo byonna, ne ku kikondo ky'ettaala, ne ku bintu byakyo, ne ku kyoterezo ky'obubaane,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne ku mmeeza ne ku bintu byayo byonna, n'ekikondo ne ku bintu byakyo, ne ku kyoto eky'okwoterezangako,