Exodus 30:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omwaliiro gw'ekitambiro ekyokye wamu na byonna n'ebigukozesebwako, ekinaabirwamu wamu n'ekikondo kyakyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ekyoto eky’ekiweebwayo ekyokebwa n’ebikozesebwako, n’ebbensani ne kw’etuula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne ku kyoto eky'okwokerangako ne ku bintu byakyo byonna, ne ku kinaabirwamu ne ku ntobo yaakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne ku alutaari ey'okwokerangako ebiweebwayo, ne ku bintu byayo byonna, ne ku bbenseni, ne ku kikondo kyayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne ku kyoto eky'okwokerangako ne ku bintu byakyo byonna, ne ku kinaabirwamu ne ku ntobo yaakyo.