Exodus 30:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo ojja kubitukuza; biriba bitukuvu ddala; na buli kyonna ekinaabikoonangako, kinaabeeranga kitukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obyawule bifuuke bitukuvu nnyo, era buli ekinaabikomangako nga nakyo kifuuka kitukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olibitukuza okubeera ebitukuvu ennyo; buli ekinaabikomangako kiriba kitukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebintu ebyo olibitukuza bibe ebitukuvu ennyo, buli ekinaabikoonangako, kinaabeeranga kitukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era olibitukuza okubeera ebitukuvu ennyo: buli ekinaabikomangako kiriba kitukuvu.