Exodus 30:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno Abayisirayeli bagambe nti: ‘Omuzigo guno ogusiiga mutukuvu gye ndi mu mazadde gammwe gonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era abaana ba Isirayiri obagambe nti, ‘Gano ge ganaabanga amafuta gange amatukuvu ag’okufukibwangako, mu mirembe gyammwe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era oligamba abaana ba Isiraeri nti, ‘Gano ganaabanga amafuta gange amatukuvu agatukuza mu mirembe gyammwe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oligamba Abayisirayeli nti: ‘Omuzigo guno omutukuvu, gunaabeeranga gwa kufuka ku byange mu mirembe gyammwe gyonna egijja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oligamba abaana ba Isiraeri nti Gano ganaabeeranga mafuta matukuvu ag'okufukibwangako eri nze mu mirembe gyammwe gyonna.