Exodus 30:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tewabangawo bubaani bulala bwe mweyambisa obuli nga buno; bunaabeeranga butukuvu gye muli olw'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwekoleranga ebyakaloosa ebyammwe ku bwammwe mu ntabula eno; bino binaabanga bitukuvu era nga bya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'eky'okwoteza ky'olikola temukyekoleranga mmwe mwekka nga bwe kitabulwa; kinaabeeranga kitukuvu gy'oli eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyokwoteza ekyo ky'olikola, temukyekoleranga mmwe, nga mukitabula mu ngeri ye emu. Kinaabeeranga kitukuvu gye ndi, ekyawuliddwa Nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eky'okwoteza ky'olikola temukyekoleranga mmwe mwekka nga bwe kitabulwa: kinaabeeranga kitukuvu gy'oli eri Mukama.