Exodus 31:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama bwe yamala okwogera ne Musa ku lusozi Sinayi, n'amuwa empande bbiri ez'Endagaano, empande ez'amayinja, ezaawandiikibwako n'olunwe lwa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama bwe yamaliriza okwogera ne Musa ku lusozi Sinaayi, n’awa Musa ebipande bibiri eby’amayinja, eby’Endagaano Katonda gye yawandiika n’engalo ye, ye kennyini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yamala okwogera naye ku lusozi, Sinaayi, n'awa Musa ebipande bibiri eby'obujulirwa, ebipande eby'amayinja, ebyawandiikibwako n'engalo ya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda bwe yamala okwogera ne Musa ku Lusozi Sinaayi, n'amuwa ebipande ebibiri eby'amayinja, Katonda yennyini bye yawandiikako ebiragiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yamala okwogera naye ku lusozi, Sinaayi, n'awa Musa ebipande bibiri eby'obujulirwa, ebipande eby'amayinja, ebyawandiikibwako n'engalo ya Katonda.