Exodus 31:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Laba nnonze Bezaleli, mutabani wa Wuri, mutabani wa Kuru, ow'ekika kya Yuda;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Laba, nnonze Bezaaleeri mutabani wa Uli, muzzukulu wa Kuuli, ow’omu kika kya Yuda;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Laba, mpise erinnya Bezaaleeri omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'omu kika kya Yuda:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nnonze Bezaleeli, mutabani wa Wuuri, era muzzukulu wa Huri ow'omu Kika kya Yuda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, mpise erinnya Bezaaleeri omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'omu kika kya Yuda: