Exodus 31:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mmujjuzza omwoyo gwa Katonda, amagezi, okutegeera n'okumanya buli bufundi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era mmujjuzza Omwoyo wa Katonda, n’okumanya, n’obusobozi n’amagezi mu kukola ebitali bimu ebyemikono
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era mmujjuzizza omwoyo gwa Katonda, mu magezi, ne mu kutegeera, ne mu kumanya, ne mu buli ngeri ya kukola,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mmujjuzizza mwoyo wange. Mmuwadde amagezi n'okutegeera, n'okumanya okukola emirimu egya buli ngeri:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era mmujjuzizza omwoyo gwa Katonda, mu magezi, ne mu kutegeera, ne mu kumanya, ne mu buli ngeri ya kukola,