Exodus 31:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kubajja amayinja n'okugategeka, okutereeza emiti n'okugyola, ne mu kukola buli mulimu gwonna ogw'obufundi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okwola amayinja n’okugategeka, n’okwola emiti, era n’okukola byonna ebyemikono ebya buli ngeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne mu kusala amayinja ag'okussaamu, okwola emiti, n'okukola buli ngeri ya mulimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okusala amayinja ag'omuwendo ag'okuwanga, okwola emiti, n'okukola emirimu egya buli ngeri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne mu kusala amayinja ag'okussaamu, ne mu kwola emiti, okukola mu buli ngeri ya kukola.