Exodus 31:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weema ey'Ensisinkano, Essanduuku ey'Endagaano, Entebe y'Obusaasizi egisaanikirako na byonna ebiri mu Weema;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, n’Essanduuko ey’Endagaano n’ekibikkako eky’entebe ey’okusaasira, awamu n’ebikozesebwa byonna mu Weema ya Mukama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eweema ey'okusisinkanirangamu, ne ssanduuko ey'obujulirwa, n'entebe ey'okusaasira egiriko, n'ebintu byonna eby'omu weema;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eweema ey'okunsisinkanirangamu, Essanduuko ey'Endagaano, entebe ey'obusaasizi egiriko, n'ebintu byonna eby'omu Weema,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eweema ey'okusisinkanirangamu, ne ssanduuko ey'obujulirwa, n'entebe ey'okusaasira egiriko, n'ebintu byonna eby'omu weema;