Exodus 31:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emmeeza na byonna n'ebigikozesebwako, n'ekikondo ky'ettawaaza ekya zaabu omwereere na byonna ebikikozesebwako, omwaliiro gw'obubaani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
emmeeza n’ebigenderako, ekikondo ekya zaabu omuka eky’ettaala n’ebigenderako, n’ekyoto eky’obubaane,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'emmeeza n'ebintu byayo, n'ekikondo ekirungi n'ebintu byakyo byonna, n'ekyoto eky'okwoterezangako;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
emmeeza n'ebintu byayo, ekikondo ky'ettaala ekya zaabu omulungi, n'ebintu byakyo byonna, n'ekyoterezo ky'obubaane;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'emmeeza n'ebintu byayo, n'ekikondo ekirungi n'ebintu byakyo byonna, n'ekyoto eky'okwoterezangako;