Exodus 31:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omwaliiro gw'ekitambiro ekyokye na byonna n'ebigukozesebwako, ekinaabirwamu n'ekikondo kyakyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ekyoto eky’ebiweebwayo ebyokebwa n’ebigenderako, n’ebbensani ne kw’etuula;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ekyoto eky'okwokerangako n'ebintu byakyo byonna, n'ekinaabirwamu n'entobo yaakyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
alutaari ey'okwokerako ebiweebwayo, era n'ebintu byayo byonna, ebbenseni n'ekikondo kyayo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekyoto eky'okwokerangako n'ebintu byakyo byonna, n'ekinaabirwamu n'entobo yaakyo;