Exodus 32:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati ndeka, obusungu bwange bubeeserereko, mbawemmente; mu ggwe nnaakolamu eggwanga eddene.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, kaakano ndeka obusungu bwange bubabuubuukireko, mbazikirize; kyokka ggwe ndikufuula eggwanga ekkulu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale kaakano ndeka, obusungu bwange bubuubuukire ku bo, era mbazikirize; era ndikufuula ggwe eggwanga eddene.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano ndeka, mbamalireko obusungu bwange, era mbazikirize. Naye ggwe, ndikufuula eggwanga eddene.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale kaakano ndeka, obusungu bwange bwake nnyo ku bo, era mbazikirize: era ndikufuula ggwe eggwanga eddene.