Exodus 32:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ne yeddamu ku kabi ke yali agamba okukola abantu be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama akabi ke yali ategese okukola abantu be n’atakaleeta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'akyusa naatabonereza bantu be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ne yeerowooza, n'atatuusa ku bantu be kabi, ke yali agambye okubatuusaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'ajjulukuka n'aleka obubi bw'abadde ayogedde okubakola abantu be.