Exodus 32:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'agamba Aroni nti: “Abantu bano bakukoze ki, okubaleetera ekibi ekinene ekyenkana wano?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’agamba Alooni nti, “Abantu bano baakukoze ki, n’obaleetera okwonoona ennyo bwe batyo?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba Alooni nti, “Abantu bano baakukola ki, ggwe n'okuleeta n'obaleetako okwonoona okunene?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba Arooni nti: “Abantu bano baakukola ki, olyoke obaleke okukola ekibi ekyenkanidde awo obunene?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba Alooni nti Abantu bano baakukola ki, ggwe n'okuleeta n'obaleetako okwonoona okunene?