Exodus 32:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna ne batungula empeta eza zaabu ezaali ku matu gaabwe ne bazireetera Aroni,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bonna ne beenaanulako empeta zaabwe eza zaabu ez’oku matu, ne bazireetera Alooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bonna ne baggyako empeta eza zaabu ezaali mu matu gaabwe, ne bazireetera Alooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu bonna ne baggyako empeta zaabwe eza zaabu ezaali ku matu gaabwe, ne bazireetera Arooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bonna ne bamenya ku mpeta eza zaabu ezaali mu matu gaabwe, ne bazireetera Alooni.