Exodus 32:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'addamu Musa nti: “Omuntu eyayonoona gye ndi gwe nnaasangula mu kitabo kyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama n’agamba Musa nti, “Oyo yekka ankozeeko ekibi gwe ndisangula mu kitabo kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa nti, “Buli eyannyonoonye nze, oyo gwe nnaasangula mu kitabo kyange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba Musa nti: “Buli akoze ekibi mu maaso gange, gwe nnaasangula mu kitabo kyange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba Musa nti Buli eyannyonoonye nze, oyo gwe nnaasangula mu kitabo kyange.