Exodus 32:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'abonereza abantu olw'okubumba akayana Aroni ke yali akoze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’aleetera abantu kawumpuli, kubanga beekolera ennyana, Alooni gye yababumbira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'abonyaabonya abantu, kubanga bawaliriza Alooni okukola ennyana eya zaabu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'abonereza abantu, kubanga baasinza ennyana, Arooni gye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'abonyaabonya abantu, kubanga baakola ennyana, Alooni gye yakola.