Exodus 32:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'ayongera okugamba Musa nti: “Abantu bano mbalabye; bantu ba nsingo nkakanyavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’agamba Musa nti, “Abantu bano mbalabye, era ndabye nga bakakanyavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa nti, “Abantu bano mbalabye nga ba nsingo nkakanyavu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba Musa nti: “Abantu bano mbalabye nga ba mitima mikakanyavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba Musa nti Abantu bano era, laba, be bantu abalina ensingo enkakanyavu: