Exodus 34:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tovunnamiranga lubaale, kubanga Omukama wa buggya, erinnya lye ye Katonda ow'Obuggya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tosinzanga katonda mulala yenna, kubanga Nze Mukama, ayitibwa Waabuggya, ndi Katonda wa buggya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga toosinzenga katonda mulala yenna, kubanga Mukama, erinnya lye Waabuggya, ye Katonda ow'obuggya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Temuubengako mulala gwe musinza nga Katonda, kubanga Nze Mukama, ndi wa buggya, sivuganyizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga toosinzenga Katonda mulala yenna: kubanga Mukama, erinnya lye Waabuggya, ye Katonda ow'obuggya: