Exodus 34:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Musa n'abayita, Aroni n'abakulembeze b'ekibiina bonna ne bakomawo gy'ali, n'ayogera gye bali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Musa n’abayita; bw’atyo Alooni n’abakulembeze b’abantu ne bajja gy’ali, Musa n’ayogera nabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'abayita; Alooni n'abakulu bonna ab'ekibiina ne badda gy'ali; Musa n'ayogera nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Musa n'abayita, Arooni n'abakulembeze bonna ab'ekibiina ne bagenda gy'ali, Musa n'ayogera nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'abayita; Alooni n'abakulu bonna ab'ekibiina ne badda gy'ali: Musa n'ayogera nabo.