Exodus 34:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'akkiririra mu kire. Musa n'ayimirira naye eyo, n'akoowoola erinnya lye, Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’akkira mu kire, n’ayimirira awo ne Musa, n’alangirira erinnya lye, MUKAMA.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'akkira mu kire, n'ayimirira eyo wamu naye, n'ayatula erinnya lye, MUKAMA.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'akkira mu kire, n'ayimirira eyo wamu naye, n'ayatula erinnya lye, MUKAMA.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'akkira mu kire, n'ayimirira eyo wamu naye, n'atendera erinnya lya Mukama.