Exodus 35:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafundi bonna abasingira ddala obukugu mu mmwe bajje bakole byonna Omukama by'alagidde:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Abo bonna mu mmwe abakugu mu kukola, muveeyo mujje mukole ebyo byonna Mukama by’atulagidde:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era buli muntu mu mmwe alina obusobozi, ajje akole byonna Mukama by'alagidde;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Buli mukozi omukugu mu mmwe, ajje akole byonna Mukama by'alagidde:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era buli muntu mu mmwe alina omutima ogw'amagezi ajje akole byonna Mukama by'alagidde;