Exodus 35:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisulo, Weema yaakyo n'ekibikkako, ebikwaso byayo n'embaawo zaayo, emikiikiro gyayo n'empagi zaayo n'entobo zaayo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Eweema ya Mukama Omukuŋŋaanirwa n’olugoye lwayo n’ekibikkako, n’ebisiba, n’embaawo, n’emikiikiro, n’empagi zaayo, n’ebituurwamu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ennyumba, eweema yaayo n'eky'okugibikkako, ebikwaso byayo, n'embaawo zaayo, n'emiti gyayo, n'empagi zaayo, n'ebinnya byayo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eweema Entukuvu n'eky'okubikkako, amalobo gaayo n'embaawo zaayo, emikiikiro gyayo, n'ebikondo byayo, n'ebinnya byayo;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennyumba, eweema yaayo n'eky'okugibikkako, ebikwaso byayo, n'embaawo zaayo, n'emiti gyayo, n'empagi zaayo, n'ebinnya byayo;