Exodus 35:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emmeeza n'emisituliro gyayo na byonna ebigikozesebwamu, n'Emigaati gy'Okwolesebwa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
emmeeza n’emisituliro gyayo ne byonna ebigibeerako, n’emigaati gya Mukama egy’okulaga;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
emmeeza n'emisituliro gyayo, n'ebintu byayo byonna, n'emigaati egy'okulaga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
emmeeza n'emisituliro gyayo, n'ebintu byayo byonna, n'emigaati egiweebwayo eri Katonda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
emmeeza n'emisituliro gyayo, n'ebintu byayo byonna, n'emigaati egy'okulaga;