Exodus 35:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ekikondo ky'ettawaaza n'ebikikozesebwako, ettawaaza zaakyo n'omuzigo ogw'ettawaaza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekikondo ky’ettaala n’ebigenderako, ettaala n’amafuta gaazo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era n'ekikondo eky'ettabaaza, n'ebintu byakyo, n'ettabaaza zaakyo, n'amafuta ag'ettabaaza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ekikondo ky'ettaala n'ebintu byakyo, ettaala zaakyo n'amafuta g'ettaala;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era n'ekikondo eky'ettabaaza, n'ebintu byakyo, n'ettabaaza zaakyo, n'amafuta ag'ettabaaza;