Exodus 35:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli ne kiva mu maaso ga Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bonna ab’ekibiina ky’abaana ba Isirayiri ne bava awali Musa ne bagenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri ne bagenda ne bava mu maaso ga Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli ne kiva mu maaso ga Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri ne bagenda ne bava mu maaso ga Musa.