Exodus 35:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakazi bonna, emitima gyabwe be gyasindika, ne balanga n'obukugu ebyoya by'embuzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’abakazi bonna abaali abakugu era nga beeyagalidde, ne balanga ewuzi mu bwoya bw’embuzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakazi bonna abaalina obusobozi okukola, ne balanga ebyoya by'embuzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne bakola engoye mu byoya by'embuzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abakazi bonna emitima gyabwe be gyakubiriza mu magezi ne balanga ebyoya by'embuzi.