Exodus 35:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ebyakaloosa n'omuzigo ogw'omu ttawaaza, n'ogw'okukola omuzigo ogw'okusiiga n'ogw'okukola obubaani obw'akawoowo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne baleeta n’ebyakaloosa, n’amafuta g’ettaala, n’amafuta ag’okwawula n’okukozesa ku bubaane.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'eby'akaloosa, n'amafuta; olw'ettabaaza, n'olw'amafuta ag'okufukako, n'olw'obubaane obuwoomerevu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baleeta n'ebyakawoowo, n'amafuta, eby'okuteeka mu ttaala, ne mu muzigo ogw'okusiigibwa, ne mu bubaane obuwunya obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'eby'akaloosa, n'amafuta; olw'ettabaaza, n'olw'amafuta ag'okufukako, n'olw'obubaane obuwoomerevu.