Exodus 35:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temukumanga omuliro ku lunaku lwa Sabbaato mu maka gammwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temukumanga muliro mu nnyumba zammwe ku lunaku Lwassabbiiti.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temukumanga muliro gwonna mu nnyumba zammwe zonna ku lunaku olwa Ssabbiiti.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuukumenga muliro mu nnyumba zammwe ku lunaku olwa Sabbaato.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temukumanga muliro gwonna mu nnyumba zammwe zonna ku lunaku olwa ssabbiiti.