Exodus 35:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'agamba Abayisirayeli nti: “Omukama alonze Bezaleli, mutabani wa Wuri, mutabani wa Kuru, ow'ekika kya Yuda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’agamba abaana ba Isirayiri nti, “Muwulire. Mukama alonze Bezaaleeri mutabani wa Uli, muzzukulu wa Kuuli, ow’omu kika kya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba abaana ba Isiraeri nti, “Laba, Mukama alonze Bezaaleeri omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'ekika kya Yuda;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba Abayisirayeli nti: “Mukama alonze Bezaleeli, mutabani wa Wuuri, era muzzukulu wa Huri, ow'omu Kika kya Yuda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba abaana ba Isiraeri nti Laba, Mukama ayise erinnya Bezaaleeri omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'ekika kya Yuda;