Exodus 35:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amujjuzza omwoyo gwa Katonda, n'amuwa amagezi, okutegeera n'okumanya buli bufundi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama amujjuzza Omwoyo we, n’obusobozi, n’amagezi, n’okuteteenkanya, n’okutegeera, awamu n’obukozi obwa buli ngeri;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era amujjuzizza omwoyo gwa Katonda, mu magezi, mu kutegeera, ne mu kumanya, ne mu buli ngeri y'okukola;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda amujjuzizza mwoyo we, era amuwadde amagezi n'okutegeera, era n'okumanya okukola emirimu egya buli ngeri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era amujjuzizza omwoyo gwa Katonda, mu magezi, mu kutegeera, ne mu kumanya, ne mu buli ngeri y'okukola: