Exodus 35:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kubajja amayinja ag'okugategeka, okutereeza emiti n'okugyola, ne mu kukola buli mulimu gwonna ogw'obufundi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era n’ag’okusalwa mu mayinja ag’okutona, era n’ag’okwolebwa mu miti, n’okukola buli ngeri yonna ey’amagezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ogw'okusala amayinja ag'okutona, n'ogw'okwola emiti, okukola buli ngeri y'emirimu egy'amagezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'okusala amayinja ag'omuwendo ag'okuwanga, n'okwola emiti, n'okukola emirimu egy'amagezi egya buli ngeri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ogw'okusala amayinja ag'okutona, n'ogw'okwola emiti, okukola buli ngeri y'emirimu egy'amagezi.