Exodus 35:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'ayogera n'ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli, n'agamba nti: “Kino Omukama ky'alagidde nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’agamba ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri nti, “Kino Mukama ky’alagidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'abuulira ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri nti, “Kino kye kigambo Mukama ky'alagidde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli nti: “Kino Mukama ky'alagidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'abuulira ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri nti Kino kye kigambo Mukama ky'alagidde, ng'ayogera nti