Exodus 36:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ataba wamu emitanda etaano, gumu ku gunnaagwo, n'emitanda emirala etaano n'agitaba mu ngeri ye emu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baagatta emitanda etaano nga bagisengese, gumu ku gunnaagwo, n’emitanda emirala etaano nagyo ne bagigatta bwe batyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agatta emitanda etaano gyokka na gyokka, era n'emitanda etaano emirala n'agigatta gyokka na gyokka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emitanda etaano ne bagigatta gyokka, n'emitanda emirala etaano ne bagigatta gyokka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agatta emitanda etaano gyokka na gyokka: era n'emitanda etaano emirala n'agigatta gyokka na gyokka.